Numbers 26:38-41


38 aAb’omu kika kya Benyamini ng’ennyiriri zaabwe bwe zaali, be bano:
abaava mu Bera, lwe lunyiriri lw’Ababera;
abaava mu Asuberi, lwe lunyiriri lw’Abasuberi
abaava mu Akiramu, lwe lunyiriri lw’Abakiramu
39abaava mu Sufamu, lwe lunyiriri lw’Abasufamu;
abaava mu Kufamu, lwe lunyiriri lw’Abakufamu.
40 bAbazzukulu ba Bera nga bava mu Aluda ne Naamani ng’ennyiriri zaabwe bwe zaali be bano:
abaava mu Aluda, lwe lunyiriri lw’Abaluda;
abaava mu Naamani, lwe lunyiriri lw’Abanaamani.
41 cEzo ze nnyiriri z’ekika kya Benyamini; n’abaabalibwa baawera abasajja emitwalo ena mu enkumi ttaano mu lukaaga (45,600).
Copyright information for LugEEEE